Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

EKIBUUZO 9

Lwaki Abantu Babonaabona?

“Abawenyuka emisinde, bulijjo si be bawangula empaka, ab’amaanyi, bulijjo si be bawangula olutalo, ab’amagezi, bulijjo si be baba n’emmere, abagezi, bulijjo si be baba n’eby’obugagga, n’abamanyi ebingi, bulijjo si be baba obulungi, kubanga ebiseera ebizibu n’ebintu ebitasuubirwa bibatuukako bonna.”

Omubuulizi 9:11

“Okuyitira mu muntu omu ekibi kyayingira mu nsi, okufa ne kuyitira mu kibi, okufa ne kubuna ku bantu bonna kubanga bonna baayonoona.”

Abaruumi 5:12

“Omwana wa Katonda yalabisibwa asobole okuggyawo ebikolwa by’Omulyolyomi.”

1 Yokaana 3:8

“Ensi yonna eri mu buyinza bw’omubi.”

1 Yokaana 5:19